-
1 Bassekabaka 9:17-19Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 Sulemaani yazimba* Gezeri ne Besu-kolooni ow’eky’Emmanga,+ 18 ne Baalasi+ ne Tamali ekiri mu ddungu mu nsi eyo, 19 n’ebibuga bya Sulemaani byonna ebyali eby’okuterekangamu ebintu, n’ebibuga byonna omwaterekebwanga amagaali,+ n’ebibuga eby’abeebagazi b’embalaasi, na buli kyonna Sulemaani kye yayagala okuzimba mu Yerusaalemi ne mu Lebanooni ne mu bitundu byonna bye yali afuga.
-