2 Samwiri 7:12, 13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Bw’olifa+ n’ogalamizibwa wamu ne bajjajjaabo, ndissaawo ezzadde lyo eririkuddirira, omwana wo kennyini,* era ndinyweza obwakabaka bwe.+ 13 Oyo y’alizimbira erinnya lyange ennyumba,+ era ndinyweza entebe y’obwakabaka bwe emirembe n’emirembe.+ 1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 “‘“Bw’olifa n’ogenda okubeera awamu ne bajjajjaabo, ndissaawo ezzadde lyo eririkuddirira, omu ku baana bo,+ era ndinyweza obwakabaka bwe.+ 1 Ebyomumirembe Ekisooka 17:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Ndimuyimiriza mu nnyumba yange ne mu bwakabaka bwange emirembe n’emirembe,+ era entebe ye ey’obwakabaka eribeerawo emirembe n’emirembe.”’”+ Lukka 1:32 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 32 Oyo aliba mukulu+ era aliyitibwa Mwana w’Oyo Asingayo Okuba Waggulu;+ era Yakuwa* Katonda alimuwa entebe ya Dawudi jjajjaawe;*+
12 Bw’olifa+ n’ogalamizibwa wamu ne bajjajjaabo, ndissaawo ezzadde lyo eririkuddirira, omwana wo kennyini,* era ndinyweza obwakabaka bwe.+ 13 Oyo y’alizimbira erinnya lyange ennyumba,+ era ndinyweza entebe y’obwakabaka bwe emirembe n’emirembe.+
11 “‘“Bw’olifa n’ogenda okubeera awamu ne bajjajjaabo, ndissaawo ezzadde lyo eririkuddirira, omu ku baana bo,+ era ndinyweza obwakabaka bwe.+
14 Ndimuyimiriza mu nnyumba yange ne mu bwakabaka bwange emirembe n’emirembe,+ era entebe ye ey’obwakabaka eribeerawo emirembe n’emirembe.”’”+
32 Oyo aliba mukulu+ era aliyitibwa Mwana w’Oyo Asingayo Okuba Waggulu;+ era Yakuwa* Katonda alimuwa entebe ya Dawudi jjajjaawe;*+