-
2 Bassekabaka 18:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Ye yaggyawo ebifo ebigulumivu,+ n’amenyaamenya empagi ezisinzibwa, era n’atemaatema n’ekikondo ekisinzibwa.*+ Yabetenta n’omusota ogw’ekikomo Musa gwe yali akoze,+ kubanga n’okutuusa mu kiseera ekyo, abantu b’omu Isirayiri baali bakyagunyookerereza omukka gwa ssaddaaka, era nga guyitibwa ekifaananyi ky’omusota ogw’ekikomo.*
-