11 Dawudi bwe yagolokoka ku makya, Yakuwa n’ayogera ne nnabbi Gaadi+ eyategeezanga Dawudi okwolesebwa okwavanga eri Katonda, n’amugamba nti: 12 “Genda ogambe Dawudi nti, ‘Bw’ati Yakuwa bw’agamba: “Nkuteereddewo ebibonerezo bisatu. Londako kimu kye mba nkuwa.”’”+