-
Eby’Abaleevi 1:3, 4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 “‘Ekiweebwayo kye bwe kibanga ekiweebwayo ekyokebwa eky’ente, anaawangayo ente ennume ennamu obulungi.+ Anaagiwangayo kyeyagalire+ mu maaso ga Yakuwa ku mulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu. 4 Anaateekanga omukono gwe ku mutwe gw’ensolo ey’ekiweebwayo ekyokebwa, era enekkirizibwanga ku lulwe okusobola okutangirira ebibi bye.
-