-
Zabbuli 103:17Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 Kyokka emirembe n’emirembe* Yakuwa alaga okwagala kwe okutajjulukuka
Eri abo abamutya,+
Era alaga obutuukirivu bwe eri abaana b’abaana baabwe,+
-
Isaaya 55:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 “Ng’eggulu bwe liri waggulu ennyo okusinga ensi,
Bwe gatyo n’amakubo gange bwe gali waggulu ennyo okusinga agammwe,
Era n’ebirowoozo byange bwe biri waggulu ennyo okusinga ebyammwe.+
-
-
-