1 Bassekabaka 22:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Mikaaya n’agamba nti: “Kale wulira ekigambo kya Yakuwa: Nnalaba Yakuwa ng’atudde ku ntebe ye,+ ng’eggye lyonna ery’omu ggulu liyimiridde ku mukono gwe ogwa ddyo n’ogwa kkono.+ Zabbuli 148:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Mumutendereze mmwe bamalayika be bonna.+ Mumutendereze mmwe eggye lye lyonna.+ Lukka 2:13, 14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Amangu ago bamalayika abalala bangi ab’omu ggye ery’omu ggulu+ ne beegatta ku malayika oyo ne batendereza Katonda nga bagamba nti: 14 “Ekitiibwa kibeere eri Katonda mu ggulu, n’emirembe gibeere ku nsi mu bantu Katonda b’asiima.”
19 Mikaaya n’agamba nti: “Kale wulira ekigambo kya Yakuwa: Nnalaba Yakuwa ng’atudde ku ntebe ye,+ ng’eggye lyonna ery’omu ggulu liyimiridde ku mukono gwe ogwa ddyo n’ogwa kkono.+
13 Amangu ago bamalayika abalala bangi ab’omu ggye ery’omu ggulu+ ne beegatta ku malayika oyo ne batendereza Katonda nga bagamba nti: 14 “Ekitiibwa kibeere eri Katonda mu ggulu, n’emirembe gibeere ku nsi mu bantu Katonda b’asiima.”