-
Okubikkulirwa 6:9, 10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Bwe yabembula akabonero ak’okutaano, ne ndaba wansi w’ekyoto+ omusaayi*+ gw’abo abattibwa olw’ekigambo kya Katonda n’olw’obujulirwa bwe baawa.+ 10 Ne boogera n’eddoboozi eddene nti: “Mukama Afuga Byonna omutukuvu era ow’amazima,+ olisalira ddi omusango era n’owoolera eggwanga abo abali ku nsi abaatutta?”+
-