Zabbuli 19:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Etteeka lya Yakuwa lyatuukirira,+ lizzaamu amaanyi.+ Yakuwa by’atujjukiza byesigika,+ bigeziwaza atalina bumanyirivu.+ Zabbuli 19:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Ebyo birungi nnyo okusinga zzaabu,Okusinga zzaabu omulungi* omungi;+Biwoomerera okusinga omubisi gw’enjuki,+ omubisi gw’enjuki ogutonnya okuva mu bisenge byagwo. Engero 24:13, 14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Mwana wange, lyanga omubisi gw’enjuki kubanga mulungi;Omubisi oguva mu bisenge by’omubisi gw’enjuki guwoomerera. 14 Kale, kimanye nti n’amagezi ga muganyulo gy’oli.+ Bw’ogafuna, ebiseera byo eby’omu maaso bijja kuba birungiEra n’essuubi lyo teririggwaawo.+
7 Etteeka lya Yakuwa lyatuukirira,+ lizzaamu amaanyi.+ Yakuwa by’atujjukiza byesigika,+ bigeziwaza atalina bumanyirivu.+
10 Ebyo birungi nnyo okusinga zzaabu,Okusinga zzaabu omulungi* omungi;+Biwoomerera okusinga omubisi gw’enjuki,+ omubisi gw’enjuki ogutonnya okuva mu bisenge byagwo.
13 Mwana wange, lyanga omubisi gw’enjuki kubanga mulungi;Omubisi oguva mu bisenge by’omubisi gw’enjuki guwoomerera. 14 Kale, kimanye nti n’amagezi ga muganyulo gy’oli.+ Bw’ogafuna, ebiseera byo eby’omu maaso bijja kuba birungiEra n’essuubi lyo teririggwaawo.+