-
Isaaya 63:7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
7 Nja kwogera ku bikolwa bya Yakuwa eby’okwagala okutajjulukuka,
Ebikolwa bya Yakuwa eby’ettendo,
Olw’ebyo byonna Yakuwa by’atukoledde,+
Ebintu ebirungi ebingi by’akoledde ennyumba ya Isirayiri,
Olw’okusaasira kwe n’olw’okwagala kwe okungi okutajjulukuka.
-