Zabbuli 1:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Naye amateeka ga Yakuwa ge gamusanyusa,+Era asoma amateeka ge n’agafumiitirizaako emisana n’ekiro.+ Zabbuli 40:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ai Katonda wange, nsanyukira* okukola by’oyagala,+Era amateeka go gali munda mu nze.+ Abaruumi 7:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Mazima ddala nsanyukira etteeka lya Katonda mu mutima gwange,+
2 Naye amateeka ga Yakuwa ge gamusanyusa,+Era asoma amateeka ge n’agafumiitirizaako emisana n’ekiro.+