Zabbuli 37:39, 40 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 39 Obulokozi bw’abatuukirivu buva eri Yakuwa;+Ye kye kigo kyabwe mu biseera eby’obuyinike.+ 40 Yakuwa ajja kubayamba era abanunule.+ Ajja kubanunula okuva mu mukono gw’ababi era abalokole. Kubanga baddukira gy’ali.+ Zabbuli 50:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Onkoowoolanga ng’oli mu buzibu.+ Nnaakununulanga, naawe onongulumizanga.”+
39 Obulokozi bw’abatuukirivu buva eri Yakuwa;+Ye kye kigo kyabwe mu biseera eby’obuyinike.+ 40 Yakuwa ajja kubayamba era abanunule.+ Ajja kubanunula okuva mu mukono gw’ababi era abalokole. Kubanga baddukira gy’ali.+