Zabbuli 31:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Abalabe bange bonna bannyooma,+Naddala baliraanwa bange. Bannange bantya;Bwe bandaba ebweru banziruka.+ Isaaya 53:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Yanyoomebwa era abantu baamwewala;+Muntu eyali amanyi* obulumi n’obulwadde. Yalinga atukwese obwenyi bwe.* Yanyoomebwa era tetwamulabamu ka buntu.+
11 Abalabe bange bonna bannyooma,+Naddala baliraanwa bange. Bannange bantya;Bwe bandaba ebweru banziruka.+
3 Yanyoomebwa era abantu baamwewala;+Muntu eyali amanyi* obulumi n’obulwadde. Yalinga atukwese obwenyi bwe.* Yanyoomebwa era tetwamulabamu ka buntu.+