-
Matayo 27:41-43Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
41 Bakabona abakulu n’abawandiisi era n’abakadde ne batandika okumukudaalira nga bagamba nti:+ 42 “Yalokolanga balala, naye ye tasobola kwerokola! Ye Kabaka wa Isirayiri;+ kale ave ku muti ogw’okubonaabona* akke wansi tulyoke tumukkirize. 43 Atadde obwesige mu Katonda; kale amuwonye bw’aba ng’amwagala,+ kubanga yagamba nti, ‘Ndi Mwana wa Katonda.’”+
-