-
Engero 5:12, 13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 N’ogamba nti: “Kale nnakyayira ki okubuulirirwa?
Omutima gwange gwanyoomera ki okunenyezebwa?
13 Saawuliriza ddoboozi ly’abo abanjigirizanga,
Era sassaayo mwoyo eri abasomesa bange.
-
-
Engero 18:2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 Omusirusiru tasanyukira kutegeera,
Wabula ky’ayagala kyokka kwe kwogera ekyo ky’alowooza.+
-