-
Engero 24:30-34Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
30 Nnayita ku nnimiro y’omugayaavu,+
Ku nnimiro y’emizabbibu ey’omuntu atalina magezi.
32 Nnagyetegereza ne nfumiitiriza nnyo;
Nnagitunuulira ne njiga essomo lino:
33 Bwe weebakamu katono, bw’osumagiramu katono,
Era bw’ozinga emikono owummuleko,
34 Obwavu bujja kukuzinda ng’omuzigu,
N’obwetaavu bukuzinde ng’omusajja akutte eby’okulwanyisa.+
-