Engero 4:14 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Tokwatanga kkubo ly’ababi,Era totambuliranga mu kkubo ly’abakozi b’ebibi.+ Engero 13:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Omuntu atambula n’ab’amagezi naye ajja kuba wa magezi,+Naye oyo akolagana n’abasirusiru ajja kugwa mu mitawaana.+ 1 Abakkolinso 15:33 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 33 Temulimbibwanga. Emikwano emibi gyonoona empisa ennungi.+
20 Omuntu atambula n’ab’amagezi naye ajja kuba wa magezi,+Naye oyo akolagana n’abasirusiru ajja kugwa mu mitawaana.+