Yokaana 8:58 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 58 Yesu n’abagamba nti: “Mazima ddala mbagamba nti Ibulayimu nga tannabaawo, nze nnaliwo.”+ Yokaana 17:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Kaakano Kitange, ngulumiza mbeere ku lusegere lwo mu kitiibwa kye nnalina nga ndi ku lusegere lwo ng’ensi tennabaawo.+
5 Kaakano Kitange, ngulumiza mbeere ku lusegere lwo mu kitiibwa kye nnalina nga ndi ku lusegere lwo ng’ensi tennabaawo.+