Isaaya 42:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 42 Laba! Omuweereza wange+ gwe mpanirira! Oyo gwe nnalonda,+ gwe nsanyukira!+ Mmutaddemu omwoyo gwange;+Alireeta obwenkanya mu mawanga.+ Matayo 3:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Era eddoboozi okuva mu ggulu+ ne ligamba nti: “Ono ye Mwana wange+ omwagalwa gwe nsiima.”*+
42 Laba! Omuweereza wange+ gwe mpanirira! Oyo gwe nnalonda,+ gwe nsanyukira!+ Mmutaddemu omwoyo gwange;+Alireeta obwenkanya mu mawanga.+