Engero 24:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Amagezi ge gazimba ennyumba,+Era okutegeera kwe kuginyweza. Matayo 7:24, 25 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 “N’olwekyo, buli muntu awulira ebigambo byange era n’abikolerako, aliba ng’omusajja ow’amagezi eyazimba ennyumba ye ku lwazi;+ 25 enkuba n’etonnya, amataba ne gajja, embuyaga n’ekuntira ku nnyumba eyo, naye n’etagwa olw’okuba yazimbibwa ku lwazi.
24 “N’olwekyo, buli muntu awulira ebigambo byange era n’abikolerako, aliba ng’omusajja ow’amagezi eyazimba ennyumba ye ku lwazi;+ 25 enkuba n’etonnya, amataba ne gajja, embuyaga n’ekuntira ku nnyumba eyo, naye n’etagwa olw’okuba yazimbibwa ku lwazi.