Abaruumi 2:9, 10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Era wajja kubaawo okubonaabona n’ennaku eri buli muntu akola ebintu ebibi, ng’Omuyudaaya y’asooka, Omuyonaani n’addako. 10 Naye buli muntu akola ebirungi ajja kufuna ekitiibwa n’emirembe, ng’Omuyudaaya y’asooka,+ Omuyonaani n’addako.+
9 Era wajja kubaawo okubonaabona n’ennaku eri buli muntu akola ebintu ebibi, ng’Omuyudaaya y’asooka, Omuyonaani n’addako. 10 Naye buli muntu akola ebirungi ajja kufuna ekitiibwa n’emirembe, ng’Omuyudaaya y’asooka,+ Omuyonaani n’addako.+