Zabbuli 34:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Mutye Yakuwa mmwe mmwenna abatukuvu be,Kubanga abo abamutya tebalina kye bajula.+ Abaruumi 8:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 Kati olwo tunaayogera ki ku bintu bino? Katonda bw’aba ku ludda lwaffe, ani ayinza okutulwanyisa?+
31 Kati olwo tunaayogera ki ku bintu bino? Katonda bw’aba ku ludda lwaffe, ani ayinza okutulwanyisa?+