9 Kubanga bantu bajeemu,+ baana balimba,+
Baana abatayagala kuwuliriza mateeka ga Yakuwa.+
10 Bagamba abo abafuna okwolesebwa nti, ‘Temufuna kwolesebwa,’
Ne bannabbi nti, ‘Temutubuulira kwolesebwa kutuufu.+
Mutubuulire ebitunyumira; muteebereze ebintu eby’obulimba.+