Olubereberye 27:41 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 41 Kyokka, Esawu n’asibira Yakobo ekiruyi olw’omukisa kitaawe gwe yamuwa,+ era Esawu n’agambanga mu mutima gwe nti: “Ennaku z’okukungubagira kitange zinaatera okutuuka.+ Bwe zinaggwaako nja kutta muganda wange Yakobo.” 2 Samwiri 13:22 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 22 Abusaalomu teyayogera na Amunoni kigambo kyonna ka kibe kirungi oba kibi; Abusaalomu yali akyaye+ Amunoni olw’okukwata Tamali mwannyina.+
41 Kyokka, Esawu n’asibira Yakobo ekiruyi olw’omukisa kitaawe gwe yamuwa,+ era Esawu n’agambanga mu mutima gwe nti: “Ennaku z’okukungubagira kitange zinaatera okutuuka.+ Bwe zinaggwaako nja kutta muganda wange Yakobo.”
22 Abusaalomu teyayogera na Amunoni kigambo kyonna ka kibe kirungi oba kibi; Abusaalomu yali akyaye+ Amunoni olw’okukwata Tamali mwannyina.+