-
Engero 12:14Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
14 Omuntu by’ayogera bye bimuviiramu ebirungi,+
Era by’akola bye bimuviiramu empeera.
-
-
Engero 13:2Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 Omuntu by’ayogera bye bimuviiramu ebirungi,+
Naye ab’enkwe baagala bya bukambwe.
-