19 era nja kwegamba nti: “Olina ebintu ebirungi bingi ebinaakumazaako emyaka mingi; weewummulire, olye, onywe, era osanyuke.”’ 20 Naye Katonda n’amugamba nti, ‘Musirusiru ggwe, mu kiro kino bagenda kukuggyako obulamu bwo. Kati olwo ani agenda okutwala ebintu by’oterese?’+