Olubereberye 3:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Mu ntuuyo z’omu maaso go mw’onooliiranga emmere* okutuusa lw’olidda mu ttaka, kubanga omwo mwe waggibwa.+ Kubanga oli nfuufu era mu nfuufu mw’olidda.”+ Zabbuli 146:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Omukka gwe gumuvaamu, n’addayo mu ttaka;+Ku lunaku olwo ebirowoozo bye ne bisaanawo.+
19 Mu ntuuyo z’omu maaso go mw’onooliiranga emmere* okutuusa lw’olidda mu ttaka, kubanga omwo mwe waggibwa.+ Kubanga oli nfuufu era mu nfuufu mw’olidda.”+