1 Bassekabaka 3:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Ate era nja kukuwa n’ebyo by’otosabye.+ Nja kukuwa obugagga n’ekitiibwa,+ waleme kubaawo kabaka mulala yenna alinga ggwe mu kiseera ky’obulamu bwo bwonna.*+ 1 Bassekabaka 10:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Kabaka Sulemaani yali asinga bakabaka abalala bonna ab’omu nsi obugagga+ n’amagezi.+
13 Ate era nja kukuwa n’ebyo by’otosabye.+ Nja kukuwa obugagga n’ekitiibwa,+ waleme kubaawo kabaka mulala yenna alinga ggwe mu kiseera ky’obulamu bwo bwonna.*+