Engero 14:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Amagezi gayamba omutegeevu okumanya gy’alaga,Naye abasirusiru babuzaabuzibwa obusirusiru bwabwe.*+ Engero 17:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 Amagezi gaba awo mu maaso g’omutegeevu,Naye amaaso g’abasirusiru gataayaaya okutuuka ku nkomerero y’ensi.+ Yokaana 3:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Ekisinziirwako okusala omusango kye kino: nti ekitangaala kizze mu nsi+ naye abantu baagadde ekizikiza mu kifo ky’ekitangaala, olw’okuba ebikolwa byabwe bibi. 1 Yokaana 2:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Naye oyo atayagala muganda we ali mu kizikiza era atambulira mu kizikiza,+ era tamanyi gy’alaga+ kubanga ekizikiza kimuzibye amaaso.
24 Amagezi gaba awo mu maaso g’omutegeevu,Naye amaaso g’abasirusiru gataayaaya okutuuka ku nkomerero y’ensi.+
19 Ekisinziirwako okusala omusango kye kino: nti ekitangaala kizze mu nsi+ naye abantu baagadde ekizikiza mu kifo ky’ekitangaala, olw’okuba ebikolwa byabwe bibi.
11 Naye oyo atayagala muganda we ali mu kizikiza era atambulira mu kizikiza,+ era tamanyi gy’alaga+ kubanga ekizikiza kimuzibye amaaso.