Zabbuli 37:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Weesigenga Yakuwa era kolanga ebirungi;+Beera mu nsi, era beeranga mwesigwa mu by’okola.+ 1 Abassessalonika 5:15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 15 Mufube okulaba nti tewali n’omu ku mmwe akola omulala ekibi olw’okuba amukoze ekibi,+ naye buli omu aluubirirenga okukolera munne ebirungi era n’okubikolera abalala bonna.+
15 Mufube okulaba nti tewali n’omu ku mmwe akola omulala ekibi olw’okuba amukoze ekibi,+ naye buli omu aluubirirenga okukolera munne ebirungi era n’okubikolera abalala bonna.+