24 Naye abasajja ba Isirayiri baakoowa nnyo ku lunaku olwo, olw’okuba Sawulo yali alayizza abantu nti: “Omuntu yenna anaalya ku mmere nga tebunnawungeera era nga sinnamaliriza kuwoolera ggwanga ku balabe bange, akolimirwe!” N’olwekyo tewali muntu yenna eyalya ku mmere.+