Ekyamateeka 7:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Naye olw’okuba Yakuwa yabaagala, era olw’okuba yakuuma ekirayiro kye yalayirira bajjajjammwe,+ Yakuwa kyeyava abaggyayo n’omukono ogw’amaanyi, abanunule okuva mu nnyumba ey’obuddu,+ okuva mu mukono gwa Falaawo kabaka wa Misiri. Yeremiya 31:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Yakuwa yandabikira ng’ayima wala n’aŋŋamba nti: “Nkwagadde n’okwagala okutaliggwaawo. Kyenvudde nkusembeza gye ndi n’okwagala okutajjulukuka.*+
8 Naye olw’okuba Yakuwa yabaagala, era olw’okuba yakuuma ekirayiro kye yalayirira bajjajjammwe,+ Yakuwa kyeyava abaggyayo n’omukono ogw’amaanyi, abanunule okuva mu nnyumba ey’obuddu,+ okuva mu mukono gwa Falaawo kabaka wa Misiri.
3 Yakuwa yandabikira ng’ayima wala n’aŋŋamba nti: “Nkwagadde n’okwagala okutaliggwaawo. Kyenvudde nkusembeza gye ndi n’okwagala okutajjulukuka.*+