Isaaya 43:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Totya, kubanga ndi wamu naawe.+ Ndiggya ezzadde lyo ebuvanjubaNdibakuŋŋaanya mmwe okuva ebugwanjuba.+ Yeremiya 31:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 ‘Olina essuubi mu biseera eby’omu maaso,’+ Yakuwa bw’agamba. ‘Abaana bo bajja kudda mu nsi yaabwe.’”+
5 Totya, kubanga ndi wamu naawe.+ Ndiggya ezzadde lyo ebuvanjubaNdibakuŋŋaanya mmwe okuva ebugwanjuba.+
17 ‘Olina essuubi mu biseera eby’omu maaso,’+ Yakuwa bw’agamba. ‘Abaana bo bajja kudda mu nsi yaabwe.’”+