-
Isaaya 60:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Yimusa amaaso go otunule eno n’eri olabe!
Bonna bakuŋŋaanyiziddwa; bajja gy’oli.
-
-
Isaaya 66:20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 Balireeta baganda bammwe bonna okuva mu mawanga gonna+ ng’ekirabo eri Yakuwa; balibaleetera ku mbalaasi, mu magaali, mu bigaali ebibikkiddwako, ku nnyumbu, ne ku ŋŋamira ezidduka ennyo; balibaleeta ku lusozi lwange olutukuvu, Yerusaalemi, ng’abantu ba Isirayiri bwe baleeta ekirabo kyabwe mu nnyumba ya Yakuwa nga kiri mu kibya ekirongoofu,” Yakuwa bw’agamba.
-