15 Nnabatumira abaweereza bange bannabbi enfunda n’enfunda+ nga ŋŋamba nti, ‘Mukyuke muleke amakubo gammwe amabi,+ mukole ekituufu. Temugoberera bakatonda balala era temubaweereza. Olwo mujja kweyongera okubeera mu nsi gye nnabawa mmwe ne bajjajjammwe.’+ Naye temwampuliriza.