Zabbuli 42:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Omwoyo gunnumira Katonda, Katonda omulamu.+ Ndijja ddi ne ndabika mu maaso ga Katonda?+ Zabbuli 63:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 63 Ai Katonda, ggwe Katonda wange, nkunoonya.+ Nnina ennyonta gy’oli.+ Omwoyo gukunnumira,Mu nsi enkalu era erakaasidde, etaliimu mazzi.+ Amosi 8:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba, ‘Laba! Ennaku zijja,‘Lwe ndisindika enjala mu nsi,Enjala etali ya mmere era n’ennyonta etali ya mazzi,Wabula ey’okuwulira ebigambo bya Yakuwa.+ Matayo 5:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 “Balina essanyu abalumwa enjala n’ennyonta+ ey’eby’obutuukirivu, kubanga balikkusibwa.+
63 Ai Katonda, ggwe Katonda wange, nkunoonya.+ Nnina ennyonta gy’oli.+ Omwoyo gukunnumira,Mu nsi enkalu era erakaasidde, etaliimu mazzi.+
11 Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba, ‘Laba! Ennaku zijja,‘Lwe ndisindika enjala mu nsi,Enjala etali ya mmere era n’ennyonta etali ya mazzi,Wabula ey’okuwulira ebigambo bya Yakuwa.+