-
Ekyamateeka 29:22, 23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 “Omulembe oguliddawo ogw’abaana bammwe n’omugwira aliva mu nsi ey’ewala, bwe baliraba ebibonyoobonyo by’ensi yammwe, ebintu ebibi Yakuwa by’aliba asindise mu nsi eyo— 23 amayinja agookya, omunnyo, n’okwokebwa, ensi yonna n’eba nga tesigibwamu, nga tewali kigirokamu era nga temeraamu bimera, okufaananako okuzikirizibwa kwa Sodomu ne Ggomola,+ Aduma ne Zeboyimu,+ Yakuwa bye yazikiriza mu busungu bwe ne mu kiruyi kye—
-