-
1 Bassekabaka 22:41Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
41 Yekosafaati+ mutabani wa Asa yali afuuse kabaka wa Yuda mu mwaka ogw’okuna ogw’obufuzi bwa Kabaka Akabu owa Isirayiri.
-
-
2 Bassekabaka 12:3Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
3 Kyokka ebifo ebigulumivu+ tebyaggibwawo, era abantu baali bakyaweerayo ssaddaaka era nga bakyanyookereza omukka gwa ssaddaaka ku bifo ebyo.
-