Isaaya 60:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Amawanga galijja eri ekitangaala kyo+Ne bakabaka+ balijja eri ekitiibwa kyo ekyakaayakana.+ Kaggayi 2:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 “‘Era nja kukankanya amawanga gonna, ebintu eby’omuwendo eby’amawanga gonna bijje mu nnyumba eno;+ era nja kujjuza ennyumba eno ekitiibwa,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba.
7 “‘Era nja kukankanya amawanga gonna, ebintu eby’omuwendo eby’amawanga gonna bijje mu nnyumba eno;+ era nja kujjuza ennyumba eno ekitiibwa,’+ Yakuwa ow’eggye bw’agamba.