Zabbuli 137:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ggwe omuwala wa Babulooni, anaatera okuzikirizibwa,+Oyo anaakuyisa nga bwe watuyisa+Ajja kuba musanyufu. Yeremiya 51:37 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 37 Babulooni ajja kufuuka entuumu z’amayinja,+Ajja kufuuka ekisulo ky’ebibe,+Ajja kufuuka ekintu eky’entiisa era eky’okufuuyira oluwa,Nga tewakyali amubeeramu.+ Okubikkulirwa 18:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 N’ayogerera waggulu n’eddoboozi eddene, n’agamba nti: “Kigudde! Babulooni Ekinene kigudde,+ era kifuuse ekifo ekibeeramu badayimooni, era omwekweka buli mwoyo mubi,* na buli kinyonyi ekitali kirongoofu era ekitaagalibwa!+
8 Ggwe omuwala wa Babulooni, anaatera okuzikirizibwa,+Oyo anaakuyisa nga bwe watuyisa+Ajja kuba musanyufu.
37 Babulooni ajja kufuuka entuumu z’amayinja,+Ajja kufuuka ekisulo ky’ebibe,+Ajja kufuuka ekintu eky’entiisa era eky’okufuuyira oluwa,Nga tewakyali amubeeramu.+
2 N’ayogerera waggulu n’eddoboozi eddene, n’agamba nti: “Kigudde! Babulooni Ekinene kigudde,+ era kifuuse ekifo ekibeeramu badayimooni, era omwekweka buli mwoyo mubi,* na buli kinyonyi ekitali kirongoofu era ekitaagalibwa!+