Zabbuli 91:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 91 Buli ali mu kifo eky’ekyama eky’oyo Asingayo Okuba Waggulu+Alibeera mu kisiikirize ky’Omuyinza w’Ebintu Byonna.+ Zabbuli 121:5-7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Yakuwa y’akukuuma. Yakuwa kye kisiikirize+ ekiri ku mukono gwo ogwa ddyo.+ 6 Enjuba teekwokyenga emisana,+Wadde omwezi ekiro.+ 7 Yakuwa ajja kukukuuma oleme kutuukibwako kabi konna.+ Ajja kukuuma obulamu bwo.+ Isaaya 49:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Tebalirumwa njala wadde ennyonta,+Tebaliwulira bbugumu lya maanyi, era omusana tegulibookya.+ Kubanga Oyo abasaasira alibakulembera,+Alibatwala awali ensulo z’amazzi.+
91 Buli ali mu kifo eky’ekyama eky’oyo Asingayo Okuba Waggulu+Alibeera mu kisiikirize ky’Omuyinza w’Ebintu Byonna.+
5 Yakuwa y’akukuuma. Yakuwa kye kisiikirize+ ekiri ku mukono gwo ogwa ddyo.+ 6 Enjuba teekwokyenga emisana,+Wadde omwezi ekiro.+ 7 Yakuwa ajja kukukuuma oleme kutuukibwako kabi konna.+ Ajja kukuuma obulamu bwo.+
10 Tebalirumwa njala wadde ennyonta,+Tebaliwulira bbugumu lya maanyi, era omusana tegulibookya.+ Kubanga Oyo abasaasira alibakulembera,+Alibatwala awali ensulo z’amazzi.+