Isaaya 65:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Nja kusanyuka olwa Yerusaalemi, era nja kujaguza olw’abantu bange;+Tewajja kuddamu kuwulirwayo ddoboozi lya kukaaba oba okutema emiranga olw’ennaku.”+ Zeffaniya 3:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Yakuwa Katonda wo ali wakati mu ggwe.+ Ajja kukulokola ng’omulwanyi omuzira. Ajja kukusanyukira era ajja kujaganya nnyo.+ Ajja kusirika olw’okuba ajja kuba mumativu olw’okukulaga okwagala. Ajja kukusanyukira ng’ayogerera waggulu n’essanyu.
19 Nja kusanyuka olwa Yerusaalemi, era nja kujaguza olw’abantu bange;+Tewajja kuddamu kuwulirwayo ddoboozi lya kukaaba oba okutema emiranga olw’ennaku.”+
17 Yakuwa Katonda wo ali wakati mu ggwe.+ Ajja kukulokola ng’omulwanyi omuzira. Ajja kukusanyukira era ajja kujaganya nnyo.+ Ajja kusirika olw’okuba ajja kuba mumativu olw’okukulaga okwagala. Ajja kukusanyukira ng’ayogerera waggulu n’essanyu.