-
Yeremiya 32:28, 29Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
28 Kale bw’ati Yakuwa bw’agamba, ‘Laba mpaayo ekibuga kino eri Abakaludaaya ne mu mukono gwa Kabaka Nebukadduneeza* owa Babulooni, era ajja kukiwamba.+ 29 Ate era Abakaludaaya abalwanyisa ekibuga kino bajja kujja bakikumeko omuliro bakyokye+ awamu n’ennyumba ez’obusolya abantu kwe baaweerangayo ssaddaaka eri Bbaali, era kwe baaweerangayo ebiweebwayo eby’eby’okunywa eri bakatonda abalala okunnyiiza.’+
-