-
2 Bassekabaka 25:24Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
24 Gedaliya yabalayirira bo n’abasajja baabwe, era n’abagamba nti: “Temutya kubeera baweereza ba Bakaludaaya. Mubeere mu nsi eno muweereze kabaka wa Babulooni, mujja kuba bulungi.”+
-
-
Yeremiya 27:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 “‘“‘Naye eggwanga erinaateeka ensingo yaalyo wansi w’ekikoligo kya kabaka wa Babulooni era ne limuweereza, nja kulireka lisigale* mu nsi yaalyo,’ Yakuwa bw’agamba, ‘ligirime era ligibeeremu.’”’”
-