18 “Mu kiseera ekyo ab’ennyumba ya Yuda balitambulira wamu n’ab’ennyumba ya Isirayiri,+ era baliva mu nsi ey’ebukiikakkono nga bali wamu ne bajja mu nsi gye nnawa bajjajjammwe ng’obusika.+
11 Era abantu ba Yuda n’aba Isirayiri balikuŋŋaanyizibwa ne baba bumu,+ era balyerondera omukulembeze omu ne bava mu nsi eyo, kubanga olunaku lwa Yezuleeri+ luliba lukulu.