Ekyabalamuzi 3:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Bwe batyo Abayisirayiri ne bakola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa, ne beerabira Yakuwa Katonda waabwe ne baweereza Babbaali+ n’ebikondo amawanga ago bye gaasinzanga.*+ 2 Bassekabaka 21:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Manase+ yatandika okufuga ng’alina emyaka 12, era yafugira emyaka 55 mu Yerusaalemi.+ Nnyina yali ayitibwa Kefuziba. 2 Bassekabaka 21:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Yaddamu okuzimba ebifo ebigulumivu Keezeekiya kitaawe bye yali azikirizza,+ n’azimbira Bbaali ebyoto, era n’akola ekikondo ekisinzibwa,*+ nga Akabu kabaka wa Isirayiri bwe yakola.+ Ate era yavunnamiranga eggye lyonna ery’oku ggulu n’aliweerezanga.+
7 Bwe batyo Abayisirayiri ne bakola ebintu ebibi mu maaso ga Yakuwa, ne beerabira Yakuwa Katonda waabwe ne baweereza Babbaali+ n’ebikondo amawanga ago bye gaasinzanga.*+
21 Manase+ yatandika okufuga ng’alina emyaka 12, era yafugira emyaka 55 mu Yerusaalemi.+ Nnyina yali ayitibwa Kefuziba.
3 Yaddamu okuzimba ebifo ebigulumivu Keezeekiya kitaawe bye yali azikirizza,+ n’azimbira Bbaali ebyoto, era n’akola ekikondo ekisinzibwa,*+ nga Akabu kabaka wa Isirayiri bwe yakola.+ Ate era yavunnamiranga eggye lyonna ery’oku ggulu n’aliweerezanga.+