18 “‘Ate era nja kubayigganya nga nkozesa ekitala,+ enjala, n’endwadde, era nja kubafuula ekintu eky’entiisa eri obwakabaka bwonna obw’omu nsi,+ era ekikolimo, era ekintu ekiwuniikiriza, era ekintu kye bafuuyira oluwa,+ era ekivume mu mawanga gonna gye nnaabasaasaanyiza,+