2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 3:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Era yazimba ekisenge eky’Awasinga Obutukuvu;*+ obuwanvu kyali emikono 20, obuwanvu bwakyo bwali bwenkanankana n’obugazi bw’ennyumba, ate obugazi kyali emikono 20; era munda mwonna n’abikkamu zzaabu omulungi aweza ttalanta* 600.+ Ezeekyeri 41:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Bwe yamala, n’apima ekisenge ekyali kitunudde mu watukuvu, era kyali emikono 20 obuwanvu n’emikono 20 obugazi.+ Awo n’aŋŋamba nti: “Kino kye kifo ekiyitibwa Awasinga Obutukuvu.”+
8 Era yazimba ekisenge eky’Awasinga Obutukuvu;*+ obuwanvu kyali emikono 20, obuwanvu bwakyo bwali bwenkanankana n’obugazi bw’ennyumba, ate obugazi kyali emikono 20; era munda mwonna n’abikkamu zzaabu omulungi aweza ttalanta* 600.+
4 Bwe yamala, n’apima ekisenge ekyali kitunudde mu watukuvu, era kyali emikono 20 obuwanvu n’emikono 20 obugazi.+ Awo n’aŋŋamba nti: “Kino kye kifo ekiyitibwa Awasinga Obutukuvu.”+