-
Ezeekyeri 1:12Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
12 Buli kimu kyagendanga butereevu mu maaso; omwoyo gye gwabirazanga nabyo gye byagendanga.+ Tebyakyukanga nga bigenda.
-
-
Ezeekyeri 10:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Bwe zaatambulanga, zaali zisobola okugenda ku njuyi zonna ennya nga tezisoose kukyuka, kubanga omutwe gye gwabanga gutunudde nazo gye zaagendanga nga tezisoose kukyuka.
-