Eby’Abaleevi 26:39 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 39 Abo abalisigalawo ku mmwe balivunda ne basaanawo mu nsi z’abalabe bammwe+ olw’ensobi zaabwe. Balivunda ne basaanawo olw’ensobi za bakitaabwe.+ Ezeekyeri 33:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 “Ggwe omwana w’omuntu gamba ab’ennyumba ya Isirayiri nti, ‘Mugambye nti: “Obujeemu bwaffe n’ebibi byaffe bituzitooweredde ne tukogga;+ kale tunaasobola tutya okusigala nga tuli balamu?’”+
39 Abo abalisigalawo ku mmwe balivunda ne basaanawo mu nsi z’abalabe bammwe+ olw’ensobi zaabwe. Balivunda ne basaanawo olw’ensobi za bakitaabwe.+
10 “Ggwe omwana w’omuntu gamba ab’ennyumba ya Isirayiri nti, ‘Mugambye nti: “Obujeemu bwaffe n’ebibi byaffe bituzitooweredde ne tukogga;+ kale tunaasobola tutya okusigala nga tuli balamu?’”+